Nnaabagereka mu kifaananyi ekyawamu n'abagole.
#EmbagaYaMwenemu
Buganda Kingdom
14.9K posts
This is the Official Account of the Kingdom of Buganda.
- Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II agguddewo omwaka omuggya 2025.
- Leero mazaalibwa ga Maama Nnabagereka. Twegatteko tumuyozeyoze olw'okutulera obulungi n'okutulambika naddala mu nsonga y'obuntubulamu. Happy birthday Maama waffe Sylivia Nagginda.
- Nnaabagereka Sylivia Nagginda, yajulidde abagole, Inhebantu Jovia Mutesi ne Kyabazinga @KingNadiopeIV
- Breaking news: Ssaabasajja Kabakaย akomyewo ku butaka okuva e Namibia gyamaze akabanga nga awummuddemu wamu n'okulaba abasawo abakugu ku nsonga z'obulamu bwe. Omutanda ayaniriziddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, Nnaabagereka Sylvia Nagginda, Nnaalinnya Lubuga Agnes
- Ssaabasajja Kabaka atuuse mu Lubiri okusimbula emisinde gy'amazaalibwa ge ag'e 70
- Ssaabasajja Kabaka yakomyewo mu ggwanga โ Gambuuze gambuuze.ug/2023/04/01/ssaโฆ
- Leero ge mazaalibwa g'Omumbejja Katrina Sarah Ssangalyambogo. Twegatteko tumuyozeyoze era twebaza Katonda olw'obulamu bwa muwadde.
- Happy 68th Birthday Your Majesty Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II. Long Live our King.
- Ssaabasajja Kabaka alabiseeko eri Obuganda mu Lubiri e Mengo mu kwetegekera Enkuuka ya @cbsfm_ug
- Leero ge mazaalibwa g'Omulangira Richard Ssemakookiro. Twegatteko okumuyozaayoza n'okwebaza Katonda olw'obulamu bw'amuwadde. Happy Birthday Prince
- Abaana n'Abazukkulu: Buganda erina Amasaza 18 muno mwe muli n'ebibuga 2 kati; Kampala mu Ssaza Kyaddondo ne Masaka mu Ssaza Buddu. Tujjukire n'Ensonga Ssemasonga 5; 1. Okukuuma, Okunyweza, n'Okutaasa Nnamulondo 2. Okugabana Obuyinza mu nkola eya Federo 3. Okukuuma Ettaka
- Leero mazaalibwa ga Maama Nnabagereka Sylivia Nagginda. Weereza obubaka obumuyozayoza ng'oyita ku mukutu guno. #BugandaUpdates2021
- Ssaabasajja Kabaka, Ronald Muwenda Mutebi II, yasiimye n'alambula olubalama lw'ennyanja Nnalubaale, mu ngeri ey'okwewummuzaamu. Mu bifaananyi, Ssaabasajja ng'ali ku Botanical Gardens, e Ntebe, n'omutabuzi w'omuziki, DJ. Dedan.




















